Abakiise, ba Palamenti abatuula ku kakiiko ka Public Accounts - TopicsExpress



          

Abakiise, ba Palamenti abatuula ku kakiiko ka Public Accounts Committe Akakiiko, akeekeneenya embalirira ya Ssente za Gavumenti wamu nebyo bye zisaanidde okukola Beekubidde, enduulu eri gavumenti ebawe ekyemisana buli bwe babaako emirimu egyenjawulo gye bakola Kassiano Wadri, Ssentebe waako akatiirizza nti: Akakiiko, ke nkulembera ke kakyasinze okukola ennyo.kyokka kyewuunyisa nti tetuweebwa kya misana Ba, Mmemba bonna bansuubira okubasasulira ekyemisana ewatali nsaako yamaanyi etuweebwa wadde
Posted on: Wed, 13 Nov 2013 10:13:02 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015