Babadde beetegeka kugenda kusaba, Omwami nga yenna anekanekanye - TopicsExpress



          

Babadde beetegeka kugenda kusaba, Omwami nga yenna anekanekanye ali ku luggi atunulira mukyala we bwe yeteekako engoye lumu ku lumu nga bwe ye tunulira mu ndabirwamu . Bwajje olugoye lwabadde asinga okwagala na lweteeka mu maaso ,ne lutafanana bulungi, kyavudde agamba nti" oh my God nzenna ngeze sikyalina lugoye luntuuka"!!! Kko omusajja nti kati lwaki bulijjo olimba nti amaaso go tegalaba !!!? Omusajja bamukubye Anga mu mutwe !!!
Posted on: Sun, 23 Jun 2013 14:42:44 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015