Ku #NTVAkawungeezi: Okusinziira ku alipoota za polisii - TopicsExpress



          

Ku #NTVAkawungeezi: Okusinziira ku alipoota za polisii ez’enjawulo, abantu 10 battibwa mu Uganda buli lunaku. Omwaka guno, okusinziira ku byetufuna mu mawulire, kyandiba nga abattibwa buli lunaku basoba mu 10. Abakwatibwa n’okuvunaanibwa emisango gy’obutemu batono nnyo bw’ogeraageranya ku butemu obubaawo. Olwaleero tubuuza; Kiki poliisi kyerina okukola okumalawo obutemu obwenyogera buli lunaku?
Posted on: Tue, 16 Jul 2013 15:55:46 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015