Leero mu katukyogereko mu Simbataxie, Emilundi mingi Bakadde baffe - TopicsExpress



          

Leero mu katukyogereko mu Simbataxie, Emilundi mingi Bakadde baffe balina omukono munene naddala mubantu betusiima okuba abagalwa baffe,gwe oyinza okigaana naye bwekibelera ekitufu ,keekasera munno bwasalirawo okutwala mubakadde be era bwebatakusima,nobwowalaza empaaka bimala nebikudila,kuba omuzadde olulimi lwe lwamukisa,nga nyina wa kasiwukila bweyamugana omukyala nagaana kati enkomelero ye yali yakufa,naye era waliwo nebanyazaala abalemesa batabani baabwe okuwasa nga balaba obuyambi busalikako obwalibadde bujja ewaamaama bugenda wamukyala kati tubuza olowooza omukisa gwomuzadde kikulu nyo singa mba nfunye gwatayagala?
Posted on: Tue, 16 Dec 2014 09:43:37 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015