Leero mukatukyogereko mu Simba Taxi. kirabika kituufu nti - TopicsExpress



          

Leero mukatukyogereko mu Simba Taxi. kirabika kituufu nti omwenkanonkano mu bafumbo baaleero tegukola, naddala mu bantu nga omwami nomukyala balina sente . Era nga katonda bwatagaba byonna, bwakuwa essanyu mu maka emirundi mingi akumma sente, ate bwakuwa sente akumma emirembe oba essanyu mu maka Era wetwogerera bino nga amawulire gagamba nti Maama Fiina atabuse ne Bba, era namaka naagaabulira, naye nga entabwe eva ku musajja kumuwubira, obukodo bwomusajja nokumulondoolanga nga kwotadde nokulingiza nga mussabo lye nga asawula abaami Wabula nomusajja akooye olugabirizo lwomukazi lwakola ku nsiimbi buliwatuuka. Naye kino sikipya eri abagagga, kuba 1. Omugagga drake nowewuwe tebalima kambugu. 2. Omugagga Agnes Babirye ne Bba Wiiliam nabo bwebatyo, 3. Catherine Kusaasira ne Bba. kati tugambe nti omukyaala gyakoma okufuuna ensimbi nobugumikilizan empisa nga bigenda? Abaffe omukyaala wadde aleeta sente nyingi awaka, gwe omwami totekedwa kumanya baani bakolagana nabo nani ku balwaddebe asinga okubapokera ensimbi abebaze ko? Bya Radio Simba
Posted on: Tue, 23 Sep 2014 09:28:47 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015