Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Kkilabika kituufu nti - TopicsExpress



          

Leero mukatukyogereko mu Simbataxie, Kkilabika kituufu nti omwenkano nkano mubafumbo baleero tegukola, naddala mubantu , nga omwami no mukyala balina sente .Era nga katonda bwatagaba byona, bwakuwa essanyu mu maka emirundi mingi akumma sente, ate bwakuwa sente akumma emirembe oba essanyu mumaka, era wetwogerela bino nga amawulire gagamba nti maama Fiina atabuse ne bba, era namaka nagaabulira, naye nga entabwe eva ku musajja kumuwubira ,bukodo bwamusajja nokumulondoola nga kwotadde nokulingiza mussabo nga asawula abaami, wabula nomusajja akoyee olugabilizo lwomukazi lwakola ku nsiimbi buliwatuuka naye kino sikipya eri abagagga, kuba1.omugagga drake nowewuwe tebalima kambugu, 2.omugagga agnes babirye ne bba wiiliam nabo bwebatyo,3. catherine kusasira ne bba , kati tugambe nti omukyaala gyakoma okufuuna ensimbi nobugumikiliza n empisa ngabigenda, abaffe omukyaala wadde aleeta sente nyingi waaka, gwe omwami totekedwa kumanya baani bakolagana nabo nani kubalwaddebe asinga okubapokera ensimbi abebaze ko?
Posted on: Tue, 23 Sep 2014 09:04:30 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015