This week in Ebiri mu Nsi nObwengula: Embwa etwaliddwa mu kkooti - TopicsExpress



          

This week in Ebiri mu Nsi nObwengula: Embwa etwaliddwa mu kkooti neweebwa ekibonerezo kya kuwanikibwa ku kalabba, Abawala balirise muganzi waabwe kibooko bwe bakizudde nti bulijjo bakazibaggya, Olukalala olupya olwamateeka ageewuunyisa okwetooloola ensi yonna, Abakugu bannyonnyola emigaso egiri mu kulya ensujju eri obulamu bwomuntu, Ssenngendo empya ezuuliddwako ebire ebitonnyesa enkuba. Just tune in to CBS FM, 89.2, this Saturday, 7:00AM-8:00AM and listen to Wamala Balunabba and Cbs Olivia Kwagala.
Posted on: Wed, 17 Sep 2014 09:15:50 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015