Nze bwenkusanga mukibuga nga twemanyide ku facebook nebwenkutegera - TopicsExpress



          

Nze bwenkusanga mukibuga nga twemanyide ku facebook nebwenkutegera alari sikwefasa, kati waliwo akawala akatunda airtime mu downtown nkayitako nga ngende kumulimu ate nenziramu nenkayitako nga nzira ewaka olusi nkagulako ne airtime, haha naye ekinsesa ko tekamanyi era tekantegeranga wabula bwekajja mu inbox yange kangamba nga bwekali ka banker|teller mu centinary bank eyokumapera house....bwensoma ebyo nenzijukira nejenkasanga ntulika nenesekerera obugwagwa, wabula zuckerbang yakola fb
Posted on: Fri, 10 Oct 2014 22:35:17 +0000

Recently Viewed Topics




© 2015