OMWENGE KISILANI BWOOBA TOSOBOLA GUFUGA BAMBI NSABA GUVEEKO KUBA - TopicsExpress



          

OMWENGE KISILANI BWOOBA TOSOBOLA GUFUGA BAMBI NSABA GUVEEKO KUBA GGUSE BAABGI NYO. kati bwotuuka ku streets olwegulo luno olaba bano abakyaala abatunda ebinyeebwa bafuuse bantuunda mwenge gunno mubuveera, buli kaveera kamwenge kewali owulideko okasanga awo, Mini price kati efuuse kidandali nga bakasitoma abasinga bebavuzi ba Bodaboda, badereva ba taxi, abasindisi bebigaali, babulooka wamu nabasituzi bemigugu. Obuveela tebubagwa mungalo bamanyi nobulwanila ngaate bewola bwewole, kati mumpe kumanya gaabwo.
Posted on: Mon, 12 Aug 2013 14:37:15 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015