Ssebo nsaba kunyamba ku advise mu 2011 omwami wange yampa sente - TopicsExpress



          

Ssebo nsaba kunyamba ku advise mu 2011 omwami wange yampa sente ngule plot ye wetunazimba naffe tuwonne obupangisa. Naye plot bwenajigula nze nenjisa mumanya ga mutabani waffe era agreement ya plot nenjiwa mwami wange naye oluvanyuma agreement ya plot oluvanyuma najjimpa nti njiteleke. Naye kati omulimu bwebamugoba nayagala okutunda plot enno nti afune kyakola naye nengana okumuwa agreement nenjitwala ewa maama wange. Kati obuzibu webuli nti maama wabaawange yamugamba nti agreement ajinzijjeko nti nze okuteera agreement buba bujjozi okuteleka endagano ewa maama wange era nazaala wange nawa bawange advise namugamba nti andeke munju sako nobutalabilira nabaana era nti twawukane bwemba simuwa agreement ya plot. Kati nasababbe my mum endagano ajjinzilize njimuwe aganye nti nti tagenda kujimpa nti plot yabana bange bwenajibawa bajja kutunda bandeke mubanga na bana Kati nazaala wange yakubidde maama wange esimu nebayomba nga amusabba agreement naye era aganye okujibawa. nkole kyi kuba omwami wange mwagala sagala mufirwa 5 hours ago · Sent from Mobile Mawulireki Golinawo Wooli Abaganda bagaamba nti: Kamummi akaliira ku mwana. Wabula, Olunaku lumu omuvubuka yakwatta ejubba nga agenda ku kirya, naye ejubba nelimwegayiriira okulitta, ejubba nelimugamba nti bwonta ngenda kukubuliira 2things ebigenda okukuyamba ennyo the rest of your future, awo then njakukiriza odemu okwate. Boy bweyatta ejubba nelibuka nelidda kumutti wagulu nelikudaliira boy nti: next time Bwofunanga ekintu ekyomuwendo kyona tondangamu okukiragajaliira nga bwokikozze okunfuna ate nontta ate nga okozesezza too much brain okunfuna, ejubba bwelyamala okumungamba ebyo nelibuuka nelyegendeera nga neliduka ku boy omusiru, awo boy nasigala nobusungu ate muyaala. So nawe bwekibeera nga plot ojikumidde baana nga daala omusajja onno yeyabakuzaalamu, nawe towayo ndagano ya plot baawo ajitundde. Oba omusajja amaaka agasuddewo nti kubanga omumye endagano atundde plot let him go, one day lwalikizula nti kyekoola okumuziyiza okutunda plot kyali kyamageezi nnyo he will come back. Omuntu always alwanirira ekitufu tasemba nakyo, kati just matterly of time, gwe kwekusiirika nomuleeeka neyeleega nga gwe tonkyusiza mu your right decision kubanga enno kikunguuta agenda kuyitta buyisi engeli jemulina abaana kyovugaga ekisinga mu relationship ate nga kyokola okikoola ku lwa benefits za future yabaana bamwe coz of whats happening now, all in all tokyalina kyotassa kubanga era osoboola okuwa baawo agreement ya plot era nakoola the same thing nakikoola nga boy we jubba e plot najitunda era nokukukyawa nakukyawa ate nolosinga all, so nyamma ntonno okayananga eri mukwawa kubanga time jeli mumasso your husband to appreciate what your doing right now yadde nga kati ye akirabanga bujozzi olwabantu abamusembereera nga balina short vision. So kati gwe okubeera ku safe side ensonga enno eya plot jongereeko naba FIDA ne LC1 olwokuziyiza any other buyers to trespass it. Just now
Posted on: Sun, 10 Aug 2014 17:54:51 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015