Abantu balowooza nti balina nnyo enkwe,naye mulina okukimanya nti - TopicsExpress



          

Abantu balowooza nti balina nnyo enkwe,naye mulina okukimanya nti KATONDA yasinza enkwe.....,gyebuvuddeko twalaba oluyombo lwa MUZAATA ne MUNYAGWA,era mukuyomba,munyagwa yalumiriza muzaata okuba omufere,nti era mukozi wa jenifer musisi,era yawa ne mukazi we omulimu yensonga lwaki takyaleekana,nti era musisi yeyali amusindise amulumbe,twabadde ku tv netulaba muka muzaata ,KULUSUUMU MUZAATA,nga musisi gwatumye agabule abasiraamu,obuceere ne busukaali,era nawaana musisi okukamala,TUBADDE AWO nga MAO alwala,m7 yagyeeyo nagomubuto okutaasa musajja we nga yamufunidde nanyonyi ya UPDF yeyamututte e nairobi,bulijjo yegaana,naye museveni ki,ataasobola nakujanjaba,wadde okuziika taata wa SEKIKUBO,nga yali musawo we,m7 eyali alemesa nambooze okutwalibwa e south africa lweyaweebwa obutwa,yali alemesa ne BESIGYE lweyakubwa kamulali mumaaso,nafaayo bwatyo ku MAO?nabala abakolagana ne m7 nemusiriwaza abantu,katonda ajja kubaanika,BETTY KAMYA,ABED BWANIKA,MBIDDE,NABILLAH,MUNTU,MABIKKE,nabalala,ensi ebalinze.
Posted on: Tue, 29 Jul 2014 13:58:17 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015