#Birth_Day_Party Nguze Cake yange ya 500 Soda wa - TopicsExpress



          

#Birth_Day_Party Nguze Cake yange ya 500 Soda wa 8000 Ndiwano munju mbitegese nakaso mbitadde kusowaani wano kubuliri ntudde bulunjinyo nkutte akaso nkawanise, Kale singa nina ambalirako? yiiiiiiii. Kati ngenda lya nzeka? ngatalina baantu? oba temunjagala nga muniimba? kale singa Maama wange ali kumpi ye wakiri yali nfumbidde kuka mere, Naye ndibwoomu ninga omukyaawe? kale singa nina mukwano gwange anjagala nensiibako naye yadde? Oba nga nina Girl friend netubeera feembi all day? kandye ka cake kange ate nakolaki.
Posted on: Wed, 29 Oct 2014 08:18:18 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015