Lugambo.ug I happened 2 sneak into these bu face me I face u - TopicsExpress



          

Lugambo.ug I happened 2 sneak into these bu face me I face u rentals, naye bambi abakazi mulina wolox. MARY Luswata abasingako kimu nti ye ayogera neku luzungu.. Jessica: Abeeno.. Nsaba ku colgate...owange yawedemu.. Halimah: Naye mukazi gwe oligwamu omuze gwokusabiriza? Mwami wo Wilson takyakulekera sente? Jessica: mukyala munange bwoleka.. Enaku zino Wilson yanekyangideko, mbu maama we yamugaana obukazi obumpi.. Era neku fb dinner yafunye da Hafswa Ali nga date we.. Nze yangobye da lwabumpi... Halimah: shyaaaa nga amanyira? Yakukwana takulaba? Wabula ebisaja bimanyira.. Jessica: munange ekiro kyeyankwaniramu nali mu hi-heel za Irene Original.. Ate eluda naye muwagira.. Kubanga nange omusajja wekibuto ekinene mbade sirina gyemutwala.. Halimah: ha ha ha wabula kamunguluze ali mubintu byamwe ho ho ho. [meanwhile, Prossy naye nayingirawo..] prossy: haa nga lero mulukede bulala.. Laba li Jessica telinanaba namu maaso.. Halimah njazika kubu flats bwo buli ngendeko mukatale.. Sapatu zange munange zikutuse. Halimah: mama nze, nga ani akwazika bu flats bwe? Yenga kigere ki kyoteeka mu flats zange... Oyagala zikutula? Mwe abafuna kubigere ebyasoka..mwe mwagala okutula flats zabanamwe.. Nze nvaako.. Prossy: halimah toja kunvuma! Halimah njakukuba.. (kakati ye Jessica alabye embera ebizze naduka era kwolwo teyasenya) Halimah: kati kolawo kyokola.. (prossy slapped Halimah in the face era kakazi katu bakalese kawoloma..)
Posted on: Fri, 24 Oct 2014 11:10:20 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015