REPORT CARD OF A NURSERY SCHOOL GIVEN IN LUGANDA Drawing.. - TopicsExpress



          

REPORT CARD OF A NURSERY SCHOOL GIVEN IN LUGANDA Drawing.. Agezako, waliwo weyakuba kaapa nga egooba enkoko ffena natwewunyisa Shapes.. Atekemu amanyi Colors.. Akyali mubisi tanayiga kwawula kachugwa ku kakoobe Sharing.. Yolamu mukoddo olaba naffe Abasomesa be tatuwa ku mugati gwebasizeko butter. Toilet manners.. Amanyi okuvuga egaali Dancing.. Muzinyi mukugu ela amanyi Okuzina nebaane Numbers.. Mulungi nyo naye Musanvu ekyamutawanya olwokuba alina amalibu agyiyita Muthanvu Discpline.. Muffu nyo. Alwana nyo ate awemula, womugambako nga akuvuma etako Yolamu yabadde wa 30 kubaana 30 ela yayise okugenda mu middle twatandise okubawa omugati ku bugyi
Posted on: Fri, 15 Aug 2014 09:27:20 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015