MU SIKYABULIJJO OLWALERO...tulina abaana bagala tubawe ku magezi - TopicsExpress



          

MU SIKYABULIJJO OLWALERO...tulina abaana bagala tubawe ku magezi bagamba nti bazade babwe bafa naye muganda wabwe omukulu era yeyasikira kitabwe mbu abafukide ekizibu...bagamba nti yatandika mpolampola nabagoba mu bibanja ngagamba nti yemusika naye mbu kati tabakiriza nakulima kubigya era bagamba nti takomye okwo abasindikira namalogo mbu baffe ye asigaze ebintu era mbu waliwo omu eyawalaza empaka nagenda nalima ebigya naye wayitawo enaku 2 nafa ate mbu omulala yakwata ejambiya namugoba ngayagala kumutta olwokuba yagya okulima ebigya.....bagamba nti abenganda bamutuziza naye aganye okuterera bano bagamba nti ekisinga okubaluma kwekuba nga tabakiriza kulima kubigya babazade babwe.....BAWE KUMAGEZI
Posted on: Tue, 16 Dec 2014 09:53:54 +0000

Trending Topics



Recently Viewed Topics




© 2015